Minisita Kasaija ayiseemu nga tavuganyiziddwa ku kifo ky’omubaka wa Buyanja

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Abadde yesimbyeewo ku kifo ky’Omubaka akiikirira Buyanja County mu Disitulikiti y’e Kibaale ku bwanamunigina Kyalimpa Paul avudde mu lwokaano okulekera Minisita w’ebyenfuna Matia Kasaija Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM. Wabula agali mu nkuubo kigambibwa nti yandiba nga yaggwa mu bintu nga alindirira kuyita mu kakunguuta ku kifo kya Deputy Director owa Uganda Investment Authority.
Bwatyo Minisita Kasaija nalangirirwa nti tavuganyiziddwa era alinze kulayizibwa mu Palamenti eye kumineemu.
Share.

Leave A Reply