MINISITA KASAIJA ALABISE MU KAKIIKO K’ETTAKA

Minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija olunaku lwajjo akakiiko akanoonyereza ku mivuyo gy’ettaka kaamukunyiza ku bikwata ku ngeri ebintu ebyalekebwa abayindi gya byagabanyizibwa, ate n’enkwata y’ensimbi eziri mu nsawo y’ebyettaka (Land fund).

Matia Kasaija nga mubaka w’e Buyanja mu palamenti yalagiddwa okunnyonnyola engeri ebizimbe ne poloti ebimu ebyali birabirirwa ekitongole kya Custodian Board gye byagabirwa abantu ssekinnoomu ne Kkampuni ya Amobet Investments eya Minisita w’ebyettaka Bety Amongi.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Akubye mukazi we akakumbi n’amuttirawo – Buvuma