Minister of State for Economic Monitoring – Molly Kamukama avuddeyo nasambajja engambo ezibadde zibungesebwa nti yakima abaana be ku kisaawe nebatatwalibwa mu ‘quarantine’ nga bavudde e Canada.
Minisita agamba nti abaana be bakakulungula enaku 4 mu ‘Institutional quarantine’ nakubiriza Bannayuganda okugondera ebiragiro bya Minisitule y’ebyobulamu. #COVID19UG #COVID2019 #COVID-19 #COVID19OUT

Menu