Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 768 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Minisita Jeje kati gano ogajjeewa nga watugamba omanyi 44 bokka? – Hon. Ssemujju

March 4, 2021 · Mubiru Ali
KATI ANI ABUZABUZA ANI?:

Hon. Ibrahim Nganda Ssemujju; “Nsaasita Hon. Jeje Odongo, lwaki? Omulundi gweyasooka okujja wano mu Palamenti yatutegeeza nti yalina amannya g’abantu 44 ababuzibwawo, nasobola okunnyonyolerako abantu 13. Abantu abalala 31 yali tamanyi gyebali. Kati Gavumenti ekiriza nti yawamba abantu kuba Minisita yavunaanyizibwa kuba Uganda Police Force yali temanyi bantu bano gyebali.

Ekyamazima, yali amanyi abantu 44 ate ngamanyi abantu 13 bokka gyebali.”