Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 233 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Minisita Ecweru bamukubye oluyi mu Ekereziya

June 28, 2022 · Mubiru Ali

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Amuria ekutte Michael Okurut 39 ngono yasiiwuuse empisa nakuba Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku byenguudo n’entambula Hon. Ecweru Musa Francis bweyabadde mu mmisa ku Ssande mu Ekereziya ya St. Michael Catholic Church, Wera Parish. Okusinziira ku Poliisi bwerinawo egamba nti Okurut yasembedde ku mmeeza entukuvu ng’abantu abalala naafukamira okufuna omukisa wabula oluvannyuma yasituse omulundi gumu nakuba Minisita oluyi vvamumba mu maaso ku katuuti weyabadde ayogerera wabula nga ekyaviiriddeko Okurut okukola kino tekinategeerekeka.