Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Minisita Bbumba ayagala bateekewo Palamenti eyokubiri
February 5, 2021 · Mubiru Ali
Eyaliko Minisita era Omubaka Akiikirira Nakaseke North Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Syda Namirembe Bbumba avuddeyo nategeeza nti Gavumenti yandibadde etandikawo Palamenti eyokubiri nga eno yakubeeramu bakadde bokka naabo abalina obumanyirivu.