Minisita bamugobezza eky’okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti – Mubende

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Minisita Naalongo Benny Namugwanya awuniikiridde mu Lukiiko,ba Sentebe b’amagombolola 22 e Mubende bwebamugobezza ekiteeso ky’okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti 75.

Naalongo Benny Bugembe Namugwanya Minisita omubeezi ow’ensonga za Kampala era nga ye mubaka omukyala mu Palamenti owa Disitulikiti y’e Mubende gwebisobedde ku Ekiteeeo ya Panaroma w’ayitidde ba Ssentebe b’amagombolola 22 okubaagazisa ekiteeso ky’okukwata ku nnyingo ya 102b.

Share.

Leave A Reply