Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Minisita Bahati bamugobezza amabanja
February 11, 2021 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita w’ebyensimbi Hon. David Bahati awaliriziddwa okuggyayo proposal bbiri ez’amabanja zeyabadde asomedde Palamenti oluvannyuma lw’okulemererwa okulaga kkopi za Proposal zino eri Olukiiko olukulu olw’Eggawnga.