Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Minisita Azuba agenze Canada kukwasibwa nnyonyi za Yuganda
April 15, 2019 · Mubiru Ali
Abakungu okuva mu Gavumenti ya Yuganda nga bakulembeddwamu Minisita w’ebyentambula n’enguudo Monica Azuba bataka mu Quebec e Canada. Bano bayaniriziddwa Omubaka wa Yuganda e Cananda Joy Ruth Acheng. Bano bagenze e Canada okukwasibwa mu butongole ennyonyi za Yuganda eza CRJ900 Bombadier.