News: Gavumenti ewadde omuvunaanwa mu misango gyobutemu e Masaka Kamugisha Quraish Bannamateeka 2 bamuyambeko okumuwolereza nga bano kuliko KalibaNews: Omukama wa Tooro, Edward Rukidi Nyabongo I, alonze Bernard Tungwako nga Omuhiikirwa omuggya owa Tooro.News: Waliwo omulwanirizi weddembe avuddeyo nasuula emisanvu e Mpereerwe ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gayaaza ngalaga obutali bumativu bwe
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Muhoozi…
February 16, 2026 · Radio Simba
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga: “Muhoozi Kainerugaba ng’omuntu simulinaako buzibu era simuwalana. Muwe ekitiibwa era mwagala nga mutabani wa Yoweri Kaguta Museveni, naye siwagira Kainerugaba nga Pulezidenti era kino nkyogera mu lwatu era ssetonda.” #ffemmwemmweffe