🗳️ Minisita avunaanyizibwa ku byentambula n’enguudo Hon. Fred Byabakama alangiridde nga bwebagenda okukola ebikwekweto okumala enaku 100 nga bakwata Takisi ezisaabaza abantu ziganyegenya mu Kampala n’emiriraano.
Ono alabudde bannyini takisi eziri mu mbeera embi nti balye kamanye ngakoza nowebbwa kuba ku Monday nga 24 ebikwekweto bitandika.
Bya Barbara Nabukenya
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

