Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 328 listening Simba FM Live

Minisita atambulira mu motoka esobola okuzimba ebibiina 12 – Hon. Muwanga Kivumbi

June 12, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka Muwanga Kivumbi Muhammad akiikirira Butambala; “Emotoka etambuza Minisita w’Ebyensimbi n’okuteekerateekera eggwanga Matia Kasaija egula wakati w’obukadde 500 – 600, okusimba ebibiina omusomerwa abaana mu ssomero ery’e kyalo wetaaga obukadde nga 50.
Kino kitegeeza nti abasajja abo abanene mu Gavumenti atuula mu bibiina ebisoba mu 12 nga bevulumula mu Kampala n’emiriraano.”