Minisita Kyambadde avuddewo bubi n’abalonzi ku by’okugikwatako

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Minisita avunaanyizibwa ku by'obusuubuzi n'amakolero wamu n'ebibiina by'obwegassi, Amelia Kyambadde atiisatiisizza abalonzi be aba Mawokota ey'amambuka nga bw'ataggya kulonzalonza kuyimiriza kukuba nkungaana ez'okubeebuuzaako ku ky'okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti singa tebakomya kumuvuba na kumuvvoola .

Amelia agamba nti kikyamu nnyo abalonzi okuvuma omubaka waabwe gattako okumwanukula mu ngeri evvoola 

 

Share.

Leave A Reply