Minisita alagidde abakola sseminti banguwe okumusala ebbeeyi

Minisita avunaanyuzibwa by’obusuubuzi n’amakolero mu ggwanga, Amelia Kyambadde alagidde amakampuni agakola sseminti okusala ku bbeeyi ya sseminti mbagirawo bwekitaba ekyo agenda kukkirizza abalina sseminti ali ku ssente entono okuva mu mawanga amalala ayingire mu ggwanga awatali kuwannaanya kwonna.

Amelia asinzidde mu Lukiiko mw’abadde ne Bannamakolero abakola sseminti ono olutudde mu ttuntu lya leero ku kitebe kya Minisitule y’ebyobusuubuzi mu Kampala.

Radio Simba eyogeddeko n’omwogezi wa Minisitule y’ebyobusuubuzi n’amakolero Nakakande Hadijja n’akakasa ensonga zino

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
ab’e kassanda balajana lwa babbi b’ettaka