Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 258 listening Simba FM Live

Minisita Aceng yegaanye ebyokulima enjaga

June 7, 2020 · Mubiru Ali

Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng avuddeyo ku bibadde bitambula ku mikutu gy’amawulire nti ali mubuzibu olwokuba yennyigira mu kulima enjaga. Minisita agamba nti kibi nnyo nti abantu basalawo okwenyigira mu kusaasanya amawulire agobulimba.
Minisita agamba nti talina gweyali akirizza kulima njaga mu Yuganda.