Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 604 listening Simba FM Live

Minisita Aceng atongozza clinical trial za COVID-19

September 16, 2020 · Mubiru Ali
Minsita w’ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng avuddeyo nategeeza nti enkya yaleero atongozza okugezesa (Clinical Trial) eya #COVID-19 convalescent plasma egenda okweyambisibwa okujanjaba ekirwadde kya COVID-19 mu Uganda.
Minisita Aceng agamba nti asaba abo bonna abawonye ekirwadde kya #COVID-19 okwongera okuwaayo omusaayi kuba bajja kwongera okugwetaaga.