Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Minisita Aceng asiimuye omusawo eyasindika omulwadde ku kagaali kiromita 3

Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng avuddeyo nasiima omusawo Doris Okudinia, okuva mu Ddwaliro lya Ediofe Health Centre erisangibwa mu Arua olw’okwewayo wamu n’okwerekereza ku mulimu.Okudinia ye Musawo eyalabikira mu bifanaanyi nga asindika omulwadde ku kagaali kiromita 3 okumutuusa mu Ddwaliro lya Arua Regional Referral Hospital nga amutwala afune obujanjabi obusingawo.📷 Ministry of Health- Uganda

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort