Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 345 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Minisita Aceng aguddewo waadi yakafuba ku Ddwaliro e Moroto

February 8, 2022 · Mubiru Ali
Minisita w’ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero ngali wamu n’omuwandiisi omukulu mu Minisitule eno Dr. Diana Atwine, omukiise wa World Health Organization (WHO) Uganda Yonas Tegegn Woldemariam wamu ne UNICEF Uganda Munir Safieldin baguddewo waadi ya Kafuba ku Ddwaliro lya Moroto Regional Referral Hospital.
Eno yazimbiddwa n’obuyambi okuva mu World Bank East Africa Public Health Laboratory Networking Project (EAPHLN).