Mike Mukula akalulu akanoonya butassa mukono

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omumyuuka wa Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM ow’ebuvanjuba Capt. Mike Mukula atuuse e Kumi ku kisaawe wagenda okusisinkanira abakwatira NRM bendera okunoonyeza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni obululu. Kigambibwa nti wano wagenda okwanjulira abagambibwa okuva mu National Unity Platform – NUP ekya Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine wamu ne Forum for Democratic Change – FDC nga babadde bawagira Patrick Oboi Amuriat.
Share.

Leave A Reply