Mike Azira naye akitadde!

#SimbaSportsUpdates;
Omusambi wa Ttiimu y’Eggwanga Uganda Cranes Mike Azira yavuddeyo olunaku lweggulo nategeeza nga bwawumudde omupiira ku ttiimu y’eggwanga.
Ono yomu ku basambi abaava ttiimu ya SC Villa ento eya Jogoo Young.
Ono yeggasse ku muduumizi wa Ttiimu Denis Masinde Onyango ne Hassan Wasswa Mawanda.

Leave a Reply