Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Sports
Michel Platini akwatiddwa lwakulya nguzi
June 18, 2019 · Mubiru Ali
Eyali Pulezidenti w’ekibiina ekitwala omupiira mu Bulaaya ekya UEFA Michel Platini akwatiddwa kubigambibwa nti yalya enguzi kukusalawo okuwa Qatar okutegeka ekikopo ky’Omupiira gw’ensi yonna eya 2022.