Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 255 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Metropolitan Lwanga wakuziikibwa ku Monday

September 18, 2021 · Mubiru Ali
Omubiri gw’omugenzi His Eminence Metropolitan Jonah Lwanga gutuusiddwa ku St Nicholas Church Namungoona awagenda okubeera okusaba wamu n’okumukubako eriiso evvanyuma.
Metropolitan Lwanga wakuziikibwa ku bbalaza ku kkanisa e Namungoona era Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yagenda okubeera omukungubazi omukulu era nga alagidde Archbishop Jonah Lwanga aziikibwe mu bitiibwa, Gavumenti yekoze kunteekateeka zonna ezokuziika.