Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,243 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Merry Christmas abawuliriza baffe – tubamatira

December 20, 2016 · Mubiru Ali

Abakulira Radio Simba, abakozi bonna n’abajaagaliza ebirungi twagala okuyozaayoza abawuliriza baffe mwenna mu buli nsonda y’ensi eno okutuuka mu Ssekukkulu y’omwaka guno 2016 ate n’okumalako omwaka mu mbeera yonna …. Katonda yeebale !!

Mwebale nnyo nnyini ddala okutuwuliriza ebbanga lyonna ate n’okutuwagira mu byonna byetukola okuva omwaka lwegutandika, okutuusa lweguggwako. Netukola Neeyimbira byange, Engule, Kkoodi Kkoodi nga muumwo, Idling Kalangala nga tuli nammwe, Ekiggunda Kyomwaka nga tuli bulembwe ne Pulogulaamu zonna okutwalira awamu.

Bannaffe temujja ng’okwo, ย ow’enkajja, ow’ennaku, ow’entamu enjaliire, tulibamma okulya ……ababi okulya abalungi emirimu, mulitubula bazinga. Mwebale nnyo n’omwaka oguggya tuli ffenna mu buli ngeri . Asante Saaaaaanaaaaaaaa. Ffemmwe Mweffe !!!