Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 322 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Mengo erabudde Gavumenti ku bbago ly’etteeka ly’ettaka

July 17, 2017 · Mubiru Ali

Gavumenti y’e Mengo erabudde Gavumenti ya wakati ku nnongoosereza mu bbago ly’etteeka ly’ettaka erya 2017 eriruubirira okuwa Gavumenti obuyinza okutwala ettaka ku bannannyini lyo nga tesoose kubaliyirira.ย 

Kamalabyonna bwabadde ayogerera mu lukiiko lwa Buganda e Mengo, ategeezezza nti kino kyalisajjula enkolagana wakati w’abantu ne Gavumenti era n’awabula nti wabeerewo okusasula oba okuliyirira abantu nga tebannatwalibwako ttaka lyabwe.