Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 145 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Meat Fest 2025 etongozeddwa, yakubeera ku Mlinza mu December

September 10, 2025 · Mubiru Ali
Mlinza Farm e Ziroobwe nga eri wamu ne KCB Bank Uganda olunaku lweggulo batongozza Meat Fest 2025 ku mukolo ogwabadde ku Soleen Restaurant e Makindye.
Meat Fest yakubeerawo nga 6 December 2025 ku Mlinza Farm e Ziroobwe, yakusomboola abantu okuva mu bitundu ebyenjawulo.
Carol Zawedde yategeezezza nti Meat Fest egenda kubeera yanjawulo ngabantu sibakulya buli mmere yokka wabula bakujaguza obuwangwa n’ebintu ebibagatta ng’abantu. Gladys NalukengeLubowa, KCB FLME Manager, yakaatirizza obweyamo bwa KCB Banka obwokulaba nti batumbula emirimu egitandikiddwawo Abakyala, Bamaama wamu n’abantu abalala okulaba nti bafuna ebyo byebetaaga okugenda mu maaso, okukuza bizineesi zaabwe wamu n’okuyimirizaawo famire zaabwe.
#ffemmwemmweffe