Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
Mbabazi ayuuguumizza Mbale.
September 7, 2015 · Mubiru Ali
Eyaliko Ssaabaminisita wa Uganda ate era ssaabawandiisi wa NRM John Patrick Amama Mbabazi ayuuguumizza ekibuga Mbale gy’akedde leero okwebuuza ku balonzi ku bigendererwabye eby’okwesimbawo ku Ntebe y’eggwanga 2016
Wabula police ebadde egezaako okumutaataaganya naye n’epondooka.
Namungi w’omuntu yeeyiye ku nguudo okumwaniriza.