Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 307 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Mbabazi ayolekedde okulekebwa ebweru ab’omukago gw’ebibiina – TDA.

September 9, 2015 · Mubiru Ali

Eyaliko Ssaabaminisita wa Uganda John Patrick Amama Mbabazi ayolekedde okulekebwa ebweru ab’omukago gw’ebibiina abegattira mu TDA mu kusimbawo omuntu omu anaavuganya Pulezidenti Museveni mu Kalulu ka 2016.

Amyuka Ssentebe w’omukago guno, Wasswa Biriggwa agamba nti baayogera ne Mbabazi naabasuubiza okubawa kyalowooza wabula ebintu abitwala kasoobo ate nga bbo aba TDA basalawo nga 14 omwezi guno ku ani anaabakwatira bendera.