Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu David Matovu agobye okusaba kweyali Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago okwokweyimirirwa agende afune News: Ensonga za Minisita Omubeezi owa Gavumenti ezebitundu Hon. News: Omumyuuka womukulembeze wa National Unity Platform Hon.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 561 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Mbabazi awakannyizza ebya Kadaga mbu alina omukyala gwaleese okumwesimbako.

July 6, 2015 · Mubiru Ali

Eyaliko Ssaabaminisita wa Uganda ate era Ssaabawandiisi wa NRM, John Patrick Amama Mbabazi , awakanyizza ebya Omukubiriza wa Palamenti Rebecca Alitwala Kadaga, nti aliko omukazi gw’ayagala okumusimbako mu kalulu ka 2016.
Mbabazi agamba nti okwo kumusibako matu ga mbuzi kumuliisa ngo .