Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 372 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Mbabazi alumbye Kapchorwa.

September 8, 2015 · Mubiru Ali

Oluvannyuma lwa eyaliko Ssaabaminisita wa Uganda John Patrick Amama Mbabazi okuyuuguumya Mbale, kati ayolekedde lwe Kapchorwa mu bitundu bye Sebei.

Mbabazi waakusisinkana abateesiteesi ba abantu be ate oluvannyuma ayogereko eri olukungaana gaggadde nga bwekyabadde e Mbale eggulo.

Wabula ate, Pulezidenti wa DP Nobert Mao, naye waakutandika enteekateeka ze ez’okutalaaga eggwanga oluvannyuma lw’okuzzaayo empapula mu TDA.