Mbabazi aggyeyo empapula z’okwesimbawo ku bwa Pulezidenti 2016.

Eyaliko Ssaabaminisita wa Uganda John Patrick Amama Mbabazi aggyeyo empapula z’okwesimbawo ku bwa Pulezidenti mu kalulu akaggya aka 2016.

Olwaleero lwe lunaku akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga lwekaalangiridde obaagala okuvuganya okutandika okunona empapula z’okusunsulamu abanaavuganya ku Ntebe y’eggwanga 2016.

Wabula Mbabazi taggyeyo yekka, mu balala a baggyeyo mubaddemu Deo Kizito, Joseph Mwambazi.

Akakiiko kagamba nti Β okwesimbawo ku bwa Pulezidenti oteekwa okuba nga oli wakati w’emyaka 35 – 75, okufuna emikono 100 mu balonzi, obukadde 8, n’ ekiwandiiko byobuyigirize.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Mbabazi against NRM’s policy of stopping some members from registering