Mayambala funa Munnamateeka akuyambe – Kkooti Ensukulumu

Pinterest LinkedIn Tumblr +
MAYAMBALA FUNA MUNNAMATEEKA AKUYAMBE:
Omuwandiisi wa Kkooti Ensukkulumu mu Kampala, Mukyala Harriet Nalukwago Ssali azzeemu okusaba kwa eyavuganya ku kifo ky’obwa Pulezidenti Eng. Willy Mayambala kweyakoze nga asaba akkirizibwe okweddiza omusango ogwawabibwa Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine.
Mukyala Nalukwago amuwadde amagezi afune Munnamateeka amuyambe ku ngeri gyasobola okutwala omusango guno.
Share.

Leave A Reply