Breaking
News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,315 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Mawanda talina musango bamuwalana lwakumpagira – Gen. Muhoozi

August 16, 2024 · Mubiru Ali
Mutabani wa Mukulembeze w’Eggwanga era Omuduumizi w’Eggye lya UPDF Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X: “Mukwano ggwange Michael Mawanda Maranga (akiikirira Igara East mu Disitulikiti y’e Bushenyi) ali mu kkomera (balowooza nti tujja kusirika ebbanga lyonna) nga abantu ababbye ssente z’Eggwanga ebyasa nebyasa bakyali Baminisita!? Muzeeyi alina okuwulira omulanga gwaffe ogw’enkyuukakyuuka.
Mawanda bamusiba lwabyabufuzi. Abamutwala mu kkomera Bannabyabufuzi mu National Resistance Movement – NRM abaagwa olwokuzza omusango omunene ennyo okuwagira Muhoozi Kainerugaba e Bushenyi. Ogwo gwe musango ggwokka ogumulangibwa. Muyimbule Mawanda!”
#ffemmwemmweffe