Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 136 listening Simba FM Live

Masereka yali ayogerezeganya n’aba ADF – Minisita Baryomunsi

February 10, 2022 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku kuluŋŋamya eggwanga nebyamawulire Dr. Chris Baryomunsi avuddeyo nategeeza nti ebitongole byebyokwerinda byasobola okulondoola obubaka nebikakasa nti ddala Registrar wa Disitulikiti y’e Kasese owa National Unity PartyNUP Samuel Masereka yali akozesa ennamba ye ey’essimu okubaako obubaka bwaweereza aba ADF.