Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
Mary Namayanja 17 eyabuziddwawo okuva Enjeru olunaku lw’eggulo azuuse
May 19, 2018 · Mubiru Ali
Mary Namayanja 17 agambibwa okuba nti yawambiddwa olunaku lw’eggulo okuva e Njeru asangiddwa Bweyogerere. Atwaliddwa mu ddwaliiro lya Mildway Health Centre afune obujanjabi n’oluvannyuma azzibweeyo e Njeru okubuuzibwa ku bikwatagana n’okuwambibwa kwe.
