Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 518 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Martha Karua akiriziddwa okuwolereza Dr. Besigye ne Hajji Lutale

January 6, 2025 · Mubiru Ali

Law Council kyaddaaki ewedde Munnamateeka Munnanasi wa Kenya Martha Karua ssaatifikeeti eyakaseera okumusobozesa okuwolereza Rt. Col. Dr. Kizza Besigye wamu ne Hajji Obeid Lutale abavunaanibwa emisango egyenjawulo mu Kkooti y’Eggye lya UPDF e Makindye.
Kino kisaliddwawo Bammemba ba Law Council abatudde olwaleero oluvannyuma lwa Karua okwekubira enduulu eri Pulezidenti w’ekibiina ekigatta Bannamateeka ekya Uganda Law Society Isaac Ssemakadde. Olukiiko luno lukubiriziddwa Omulamuzi wa Kkooti Ejjulirwamu Irene Mulyagonja.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe