Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 233 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Mao waakuggyayo empapula z’okwesimbawo ku bwa Pulezidenti mu ggwanga 2016.

September 1, 2015 · Mubiru Ali

Omwogezi wa DP Keneth Paul Kakande agamba nti Pulezidenti wa DP Nobert Mao waakuggyayo empapula z’okwesimbawo mu kuvuganya ku bwa Pulezidenti w’eggwanga ย mu kalulu ka 2016.

Empapula waakuggyayo lwakutaano nga nnya, ate oluvannyuma balinde okugenda kusunsulamu anaakwatira TDA flag y’obwa Pulezidenti mu kalulu ka 2016.

Kakande era agamba nti batandise okusunsula empapula z’ababaka ba Palamenti abagenda okwesimbawo nga bayita mu TDA.