Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 300 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Mao bamugaanye okuyingira Palamenti n’ebipande bya Togiwatako

November 7, 2017 · Mubiru Ali

Pulezidenti w'ekibiina kya  DP, Nobert Mao abaserikale bamugaanye okuyingira mu Palamenti n'ebipande bya Togikwatako .

Mao y'omu ku bakulembeze b'ebibiina by'ebyobufuzi eby'enjawulo ababadde basuubirwa okulabikako mu kakiiko ka Palamenti leero akavunaanyizibwa ku by'amateeka aweeyo ebirwoozo bye eri akakiiko kano ku nongoosereza mu ssemateeka naddala ku nnyingo ya 102b egendererwamu okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti.

Era gyebiggweredde nga Mao asimbye nakakongo ku kuyingira n'emmotoka ye ebaddeko ekipande kya Togokwako wabula Police ekuuma Palamenti ebipande n'ebiyuzaako lwa mpaka.