Maneja abadde atwala sente mu Bbanka attiddwa – Mubende

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Maneja abadde atwala amasundiro g’amafuta aga Petrol mu kitundu kye Mubende Edison Bagyendera akubiddwa amasasi agamutiddewo .

Kigambibwa nti abadde ava ku ssundiro ly’amafuta erya Petro erye Kasambya okujjayo ensimbi ezibadde zaakatundibwa okumala ennaku ssatu , nga ziri mu bukadde obusukka mu 27 obw’esimbi za Yuganda.

Omusasi waffe Kimaze Expedito atutegeezezza ati Bagyenderaamasasi gamukubiddwa ku kyalo Kisojjo mu gombola ye kasambya ku ssaawa nnya ez’enkya .

Share.

Leave A Reply