Manchester United 1 – 0 West Ham United

Pinterest LinkedIn Tumblr +
#SimbaSportsUpdates;
Mu mpaka za Premier League Manchester United ekubye West Ham United Ggoolo 1 ku 0 nga ggoolo ya Man u eteebeddwa Marcus Rashford mu ddakiika eye 90+3.
Manchester City yakulembedde ekimeeza mu mipiira 22 alina obubonero 56, Liverpool FC emipiira 21 obubonero 45, Chelsea Football Club emipiira 23 obubonero 44, Manchester United emipiira 22 obubonero 38.
Abasembye Newcastle United ba 18 emipiira 21 obubonero 15, Watford FC emipiira 20 obubonero 14 ne Burnley Football Club emipiira 17 obubonero 11.
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro