Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 325 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Malaaya akuba abasajja kalifoomu Police emuyodde

January 14, 2016 · Mubiru Ali

Malaaya abadde yeegulidde erinnya mu kukuba abasajja kalifoomu n’abanyagako ebintu byabwe police emuyodde.

Berinda Natukunda nga neekolera gyange mu bitundu by’e Katwe police y’ekatwe yeemugombyemu obwala oluvannyuma lw’okuba nti bw’agenda okunyumya akaboozi k’ekikulu ak’ensimbi n’abasajja, ng’abakuba kalifoomu era nga ababba , era police bw’egenze okwaza ewuwe esanzeeyo ebintu by’abasajja byabba wabula bw’abuuziddwa akkirizza era n’agamba nti aba yeeyiiya .