Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 313 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Makerere University Business School etikidde abayizi abasoba mu lukumi

May 27, 2017 · Mubiru Ali

Makerere University Business School – Nakawa etikidde abayizi abasoba mu 1000 olwaleero era nga gano gematikira age kkumi n’ebiri.

Abayizi abasoba mu 1000 bebamalirizza emisomo gyabwe ku ddaala lya Ddipulooma ne Satifikeeti era nga bakutikkirwa Chancellor wa Makerere.

Mubano abatikiddwa mwemuli ne Hajat Watongola Mubaka we Kamuli eyali agiddwa mu Palamenti olw’obuyigirize wabula nawangula omusango n’akalulu. Muno era mulimu nabasibe okuva e Luzira Maximum prison.