97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Makanika atomeddwa emmotoka emuttiddewo.

Makanika atomeddwa emmotoka emuttiddewo wali e Kyebando okuliraana Erisa Zone ku luguudo lw’e Gayaza.
Makanika ono abadde agenze kugula byuma bya mmotoka gy’abadde akanika, kiteeberezeddwa nti abadde wansi wa myaka 18.
Omulambo gutwaliddwa ku Police e Kanyanya wabula emmotoka emutomedde ekwatiddwa ate ye omugoba waayo adduse. kitalo

About Mubiru Ali

Leave a Reply