Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 205 listening Simba FM Live
Sports

Majid ‘Magic’ Musisi

May 13, 2020 · Mubiru Ali

Eyali emunyeenye ya Uganda Cranes ne SC Villa Majid Musisi enjaganya ye gyeyalekawo eyatuumibwa ‘Crocodile Celebration’ ekyaliwo nakati mu Bursaspor FC.

Ku kisaawe kya Timsah Arena – amaka ga Bursaspor FC mu Turkey kyazimbibwa nga basinziira ku linnya lyayo eppatiike erya ‘Green Crocodiles’. Majid ‘Magic’ Musisi yazannyirako kiraabu eno era buli lweyagiteeberanga ggoolo nga akka ku maviivi n’emikono nga ajaganya atambula nga ggoonya.

Enjaganya eno yakolebwamu ekifaananyi ekinene ekiri mu kisaawe.

Federation of Uganda Football Associations (FUFA) Eng. Magogo Moses-FUFA President yakyaddeko mu kisaawe kino.