Majambere ayagala kuddukira mu Amerika

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM, Majambere Kamuntu Semakula Ivan addukidde ku kibiina ekitakabanira eddembe lyobuntu ngayagala kimuyambeko okufuna visa ya Amerika gyaba alaga afune obubuddamu ave mu Yuganda. Ono agamba nti atambulira mu kutiisibwatiisibwa okuva mu Bannakibiina kya National Unity Platform NUP abali munda ne wabweru w’Eggwanga.
Majambere agamba nti agezezzaako okufuna obuyambi okuva mu Ggye lya UPDF, Uganda Police Force, ne Gavumenti naye tafuna kuyambibwa.
Share.

Leave A Reply