maj. gen sabiiti alambudde karuma

Omumyuka w’Omuduumizi wa Poliisi Maj. Gen. Sabiiti Muzeeyi olunaku lw’eggulo yalambudde Karuma Hydropower okwekeneenya embeera y’ebyokwerinda mu kifo kino. Ono yasuubizza ba Contractor obukuumi okuva eri Poliisi.
Okusinziira EPCC Sinohydro Corporation, nga bano bebazimba ebbibiro lino bamutegeezezza nti babuzaayo ebitundu 10 ku 100 okuba nga balimaliriza.
Dr. Eng. Harrison E. Mutikanga – CEO, UEGCL yeyalambuzza Maj. Gen. Sabiiti, era nga ono yasiimye omulimu ogukoleddwa abazimba ebbibiro lino.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
dp 2019 emutandikidde mu ggiya nnene