Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 520 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Maj. Gen. Lokech alabudde Bannamawulire abatanewandiisa

December 30, 2020 · Mubiru Ali
Omumyuuka w’omuduumizi wa Uganda Police Force DIGP Maj. Gen. Paul Lokech avuddeyo nategeeza Bannamawulire bonna abateekateeka okusaka amawulire g’ebyokulonda n’okunoonya akalulu nti balina okubeera nga bewandiisa ne Media Council nebasusulwamu era nebafuna nebipalati byebalina okwambala mu bulago buli kadde nga bakola omulimu guno. Ono agamba nti nsalesale wanga 31-Dec-2020 nti era atabeera nakyo ebitongole byebyokwerinda tebijja kulonzalonza kubakwata.
Asabye bonna abalina okwemulugunya kwonna ku bitongole byebyokwerinda bagenda bekubire enduulu Media Crimes Department ku kitbe kya CID oba bakubire Commissioner ku 078-3100402.