Maj. Gen. Kandiho teyetaaga buyambi – CP Enanga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga; “Waliwo abantu abatandise okusaba ssente mu linnya lya Maj. Gen. Abel Kandiho. Bano bagenda bagamba abantu nti Gen. Kandiho yetaaga obuyambi oluvannyuma lwa Amerika okumuteekako envumbo. General teyetaaga buyambi bwonna temubbibwa. Tuyita abo bonna ababbiddwa mu nsonga eno okujja baggulewo emisango banoonyerezebweko.”

Share.

Leave A Reply