Breaking
News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde
News: Omubuka akiikirira Nyendo-Mukungwe mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform, Hon.
News: Tamale Aloysius aka Young Mulo ne munne Mugisha JohnBosco baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 150 lwakutta bavuzi ba booda booda nokubba
Magulu kumi etomedde 2 nebattirawo e Mukono
August 2, 2021 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu 2 bafiiriddewo mbulaga n’abalala abawerako nebaddusibwa mu malwaliro ag’enjawulo loole magulu kumi bweyingiridde owa booda booda e Mukono ku luguudo oluva e Kampala okudda e Jinja nemuttirawo nomusaabaze we oluvannyuma neyingirira ekigobero ekimanyiddwa nga Highway netomera emotoka 8 ezibadde zoozebwa.