Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Magogo azze ebbali

#SimbaSportsUpdates;
Pulezidenti w’ekibiina ekitwala omuzannyo gw’omupiira mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) Eng. Moses Magogo avuddeyo nategeeza nti azzeeko ebbali Ku bbwa Pulezidenti bwa FUFA asobole okunoonyerezebwako Ku bigambibwa nti yatunda tikiti z’emipiira gya World Cup ezamuweebwa okuva mu kibiina ekitwala omupiira mu nsi yona ekya FIFA World Cup nga zalina kugabibwa ku bwereere.
Omumyuuka we asooka Justus Mugisha kati yagenda okugira nga atambuza emirimu. Bino abyogeredde mu lusirika olwe 95 oluli mu Adjumani. Omusango guno gwawabibwa Allan Ssewanyana Bwino nga agamba nti Magogo yatunda tiketi za World Cup 2014.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort