Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 149 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Madaada ne Mufumbiro basindikiddwa ku alimanda e Luzira

September 10, 2025 · Mubiru Ali

Omumyuuka w’omwogezi National Unity Platform Alex Waiswa Mufumbiro wamu ne Saudah Madaada basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 29, September, 2025 nga bavunaaniddwa emisango okuli okwenyigira mu dduyiro owekinnamaggye mu February ku kitebe ky’ekibiina ku Kavvule.
Ye Madaada aguddwa omusango omulala ogwokusangibwa n’ebintu byabebyokwerinda kweyava okweyita AIGP.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe